2 Samuel 2:8-9

Olutalo Olwabaawo Wakati w’Ennyumba ya Dawudi n’Ennyumba ya Sawulo

8 aMu biro ebyo, Abuneeri
Abuneeri yalina oluganda ku Sawulo, era yafuba nnyo okulwanirira obwakabaka bwa Sawulo.
mutabani wa Neeri, omuduumizi w’eggye lya Sawulo, n’atwala Isubosesi mutabani wa Sawulo e Makanayimu.
9 cN’amufuula kabaka w’e Gireyaadi, ow’Abasuuli
Abasuuli ba mu kika kya Aseri.
, ow’e Yezuleeri, owa Efulayimu, owa Benyamini era owa Isirayiri yenna.

Copyright information for LugEEEE